18 reasons why Obote 1 had to go-Idil Amin


Iddil Amin became the president of Uganda in 1971

Fellow Ugandans,

As the days roll by, we tend to forget certain things, trust Ugandans, except for Baganda who had their eyes poked into by the Colonialists and Obote, a thing that opened up their minds. Here below are the 18 reasons that led to the military Coup d’etat on that Monday of 25th January 1971.

Ensonga 18 amagye g’Amin ze gaawa ekyagamaamuzaako gavumenti y’Obote.

  1. Okusibira abantu obwerere mu makomera awatali musango gwonna gubavunaanibwa (Detention without trial)
  2. Okwongezaayo amateeka g’ebiseera eby’akatabanguko entakera nga tewali n’omu amanyi ddi lwegalijjibwawo (State of Emergency)
  3. Abantu okujjibwako eddembe ly’okwogera ebibaluma (Denial of freedom of speech)
  4. Okutta abantu okuyiteredde mu ngeri y’obwakkondo (Uncontained thuggery)
  5. Okuleetawo oluwalo abantu bagendenga bakole akasanvu nga bava mu maka gaabwe okumala ekiseera kya myaka ebiri (Forced labour in the name of socialism)
  6. Okulya enguzi naddala mu wofeesi z’abanene mu gavumenti nga wesanga baminista abamu balina oluseregende lw’emmotoka ne bbaasi (Corruption)
  7. Ababadde mu buyinza okulemwa okussaawo okulonda mu bbanga ery’emyaka omunaana okuva mu 1963. Kisaana kitegeerekeke nti okulonda okwali kutereddwawo kwali kukolebwa abo abali mu kibiina kya UPC era nga abanene baali babutikidde abavuganyi ababulijjo olw’ensimbi ennyingi zebaayiwayiwa nga bagenda bagulirira n’okutiisatiisa abalonzi. (Lack of free & fair elections, transparency during campaigns and intimidation of the electorate)
  8. Eby’enfuna ebyali byonoonese (Economic decline)
  9. Emisolo egirinnya buli lukedde ate nga abanene mu gavumenti basobola okugyepena (Unjustified increase in taxation and unfair taxes of the common person while top government officials were on record of evading the same)
  10. Emiwendo gy’ebirime egigenda gikubibwa ebigwo ssonga egy’ebintu ebikozesebwa omuntu owa bulijjo gigenda girinnya. (Decline of prices for agricultural produce, the basic source of income for the local person, despite rising prices of essential commodities)
  11. Okutwawukanya ne bamuliraanwa baffe ab’omu East Africa (Brooding enmity among the East African region countries)
  12. Okussaawo emitindo gy’abantu ab’enjawulo nga mitegeke (Pre-destined classification of society)
  13. Obutatuula lw’olukiiko olukola ku by’okwerinda mu ggwanga ekyaviirako abamagye obutafuna byetaago byabwe. (Lack of meetings by the Military Council to provide basic needs for the Armed Forces)
  14. Wofeesi ya baminista yali efuuse ttendekero lya magye ate nga abatendekebwa bava mu kitundu kimu eky’eggwanga – Akokoro, Lango. (Turning the Cabinet Office into a training ground for purposively selected officers from only one region – Lango, to create the Special Force and General Service Unit – GSU)
  15. Entegeka kasiggu eyakolebwa mu 1967 ey’okukuza Lango yokka nga mu kino amakolero, eby’obufuzi, amagye bikulirwa abantu abava mu Lango bokka. (Marshall plan drawn up in 1967 to develop Lango area at the expense of other regions, whereby all leadership would be in the hands of only Langis)
  16. Obote ne munne Akena Adoko okugezaako okutema mu magye g’eggwanga ne Uganda yonna awamu. (Creation of divisions within the army and Uganda as a whole)
  17. Okugulirira bofiisa ba magye abamu okulwanyisa bannabwe okusobola okuleetawo obukuubagano mu magye. Kino kyali kyakuviirako okussa amagye ga Obote (Special Force ne GSU) mu mitambo gy’eggwanga. (Artificial creation of antagonism within the Armed Forces to justify the enventual usurption of powers by Obotes personal armies – Special Force and GSU)
  18. Okumaamulako gavumenti y’Obote kyali kutangira okuyiwa kw’omusaayi okwalibadde kuteewalibwa mu maaso gyebujja olw’ensonga ezimenyeddwa waggulu. (It was circumstantial and inevitable to make a Coup d’etat against Obote’s government in order to avert possible bloodshed in the country as a result of not addressing the above mentioned issues).
Anyone having ideas of becoming the next president of Uganda, please learn these 18 points by heart so that you don’t fall into the same trap, leading to your being kicked in the butt!!!
Robert Nviiri is a UAH forumist and Buganda Nationalist
About these ads

Comments

3 Comments so far. Leave a comment below.
  1. emma,

    it was had time to Ugandans.

  2. these are the 18 reasons for the overthrow of museveni

  3. nywomitek,

    this is the way to go. All those in power should know that, what goes around comes around.

Leave a Reply

Fill in your details below or click an icon to log in:

WordPress.com Logo

You are commenting using your WordPress.com account. Log Out / Change )

Twitter picture

You are commenting using your Twitter account. Log Out / Change )

Facebook photo

You are commenting using your Facebook account. Log Out / Change )

Google+ photo

You are commenting using your Google+ account. Log Out / Change )

Connecting to %s

Follow

Get every new post delivered to your Inbox.

Join 12,342 other followers

%d bloggers like this: